Tag: uganda

FUFA etongozza omupiira omutongole…

Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) olunaku lw’eggulo kyatongozza omupiira ogunasambibwa mu…

Omusuubuzi Kirumira akakasiddwa nga…

Omusuubuzi w’omu Kampala, Godfrey Kirumira era Ssentebe w’ekibiina kya Abagagga Kwagalana akakasiddwaa ng’Omubaka w’Eggwanga lya Namibia mu Yuganda “Honorary…

Omwoleso gwebyobulamu kukyagenda mu…

Omwoleso gwebyobulamu ogwokumutimbagano ogwatuumiddwa #ugandahealthexhibition gukyakwajja nga guno gwategekeddwa Dr Jimmy Spire Ssentongo aka Spire Cartoons . Naawe osobola…

Minisita Lugoloobi atuuse mu…

Omubeezi wa Minisita era Omubaka Amos Lugoloobi atuuse mu Kkooti ewozesa abalyaake n’abakenuzi esuubirwa okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa e…

Abakuuma sitoowa za OPM…

Abakuuma sitoowa ya Offiisi ya Ssaabaminisita esangibwa e Namanve bagaanye okukwata amabaati agaddiziddwayo abakiikiridde Nampala w’Ababaka ba Gavumenti Hamson…

Minisita Nandutu asindikiddwa ku…

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e karamoja Hon. Agnes Nandutu asindikiddwa ku alimanda mu Kkomera e Luzira okutuusa…

Kitalo! Rtd. Lt. Col.…

Kitalo! Eyali Governor wa Kampala Rtd. Lt. Col. Abdullah Nasur 77, afudde. Nasur yafiiridde mu Ddwaliro lya Victoria Hospital…

UNRA efunye ebyuuma ebipya

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ki Uganda National Roads Authority – UNRA kifunye emotoka empya ezigenda okukozesebwa okukola…

LIsten Live

Ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey'Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe 
#AFCONQ2025
#SSDUGA

Ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey`Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe
#AFCONQ2025
#SSDUGA
...

39 1 instagram icon
Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
 #ffemmwemmweffe

Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
#ffemmwemmweffe
...

38 8 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z' Kiteezi.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z` Kiteezi.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

18 0 instagram icon
Omuwagizi w'Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera. 
#ffemmwemmweffe

Omuwagizi w`Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera.
#ffemmwemmweffe
...

28 1 instagram icon
Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w'emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
 #ffemmwemmweffe

Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w`emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
#ffemmwemmweffe
...

36 2 instagram icon