Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 155 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Buli eyatawala amabaati avunaanibwe – Pulezidenti Museveni

May 4, 2024 · Mubiru Ali

Nga 17-March-2023 Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Omuntu bwaba yabba amabaati agaali aga ba Karahuma nagawa abantu oba amasinzizo oba amasomero mu kitundu kyakiikirira buba buli bwanguzi (Political corruption). Kuba kugulirira balonzi basobole okukulonda. Wano obeera otadde ebyokwerinda by’Eggwanga. Abo bonna abagatwala balina okugazza oba omuwendo gw’ensimbi ogubalirirwamu amabaati gano naye era balina okukwasibwa Poliisi bavunaanibwe mu mateeka g’eggwanga Uganda. Nange njakukola ekyetaagisa, Poliisi bwenamala okukola okunoonyereza.”