Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 153 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

UPDF ne Poliisi eteguludde bbomu 4 enkolerere

May 4, 2024 · Mubiru Ali
Abebyokwerinda abawanvu nabampi bayiiriddwa e Kwata-Komamboga mu Kawempe Division, mu Kampala enkya yaleero oluvannyuma lwokukitegeerako nti wabaddeyo bboumu enkolerere. Abebyokwerinda basazeeko ekitundu kino nga bayigga abagambibwa okubeera abayeekera ADF. Maj. Charles Kabona, omwogezi w;ekibinja ekisooka eky’eggye lya UPDF agamba nti waliwo abayeekera ba ADF abakwatiddwa era ekikwekweto kyakugenda mu maaso okukwata abalala.
Kigambibwa nti bateguludde bbomu 4 enkolerere, nebazuula amasasi ne magazin eziwerako mu nnyumba empangise.