Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 170 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Omwoleso gwebyobulamu kukyagenda mu maaso ku twitter

April 25, 2023 · Mubiru Ali
Omwoleso gwebyobulamu ogwokumutimbagano ogwatuumiddwa #ugandahealthexhibition gukyakwajja nga guno gwategekeddwa Dr Jimmy Spire Ssentongo aka Spire Cartoons . Naawe osobola okuteeka wano ekifaananyi ekiraga embeera Eddwaliro lya Gavumenti gyeririmumu kitundu kyo. Wabula wewale okukozesa ekifaananyi ekikadde.
Waliwo n’obubaka obutambula obulaga nga abakulira amalwaliro bwebalagiddwa okuyonja amalwaliro, okufaayo okulaba nti abalwadde bafiibwako, abasawo okubaawo mu budde, okwewala omujjuzi webatuukira n’ebirala nti era kino kiyambye okutereeza embeera.