Breaking
News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ku St Mark High School e Kayunga. News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya kwaleero nga 692026 ku St.Mark High School Busaana Kayunga Bugerere. Okuyingira News: Program Gasimbagane ne Bannamawulire mwebakwatidde Charles Rwomushana olwaleero, ekusubye?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 113 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Buli kyemulowooza nti kyange e Bungereza mutwale – Sipiika Among

May 3, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika Anita Among avuddeyo ku kkoligo eyamuteekeddwako Gavumenti ya Bungereza; “Nawulidde nti nina ebyobugagga bingi nnyo e Bungereza nti era nina ne akawunti mu bbanka z’e Bungereza nnyingi. Ekyenaku nti nakagenda e Bungereza omulundi gumu . Sirinaayo yadde ka kappa. Sisaaliddwa yadde, era bwebaba balowooza nti ninayo ebyobugagga babitwale byonna balabe oba navaayo nenemulugunya. Ne kapa nayo mugitwale.”