Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 203 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Tag: news

Temugenda kuntiisatiisa njakukiggusa – Omubaka Lumu

Omubaka akiikirira Mityana South Munnakibiina kya Democratic Party Uganda agamba nti tagenda kutiisibwatiisibwa nekyokumusimbako omuntu nti ekifo nebakitwala…

Kigambibwa nti Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine alumiziddwa mukavuvungano abawagizi be kebabaddemu…

Mbirozankya tokyali mukulu wa Kika ky’Effumbe, walya nsowole – Kkooti ya Kisekwa

Kkooti ya Kisekwa eramudde ku bukulu Bw’Ekika ky’Effumbe, kya kufuna Omutaka omuggya oluvannyuma lw’okukizuula nti  Yusuf Mbironzankya abadde…

MTN etonedde Night Ampurire emotoka ekika kya Nissan

Kkampuni y’ebyempuliziganya eya MTN Uganda olunaku olwaleero eduukiridde omukyala Night Ampurire eyalabikira mu mawulire ga NTV Uganda ngavuga…

Bannakibiina kya NUP 3 bakwatiddwa e Gulu

Ekibiina kya National Unity Platform kivuddeyo nekitegeeza nga Uganda Police Force olunaku lw’eggulo bweyasazeeko offiisi z’ekibiina kino mu…

Ssali n’Ababaka 3 begaanyi emisango egibavunaanibwa

Okuwulira omusango oguvunaanibwa eyali Omuwandiisi omukulu mu Minisitule y’Ebyobusuubuzi Geraldine Ssali wamu n’Ababaka 3 ne Munnamateeka ogwokubba obuwumbi…

Gavumenti y’e Saudi Arabia edduukiridde ababundabunda mu Nakivale

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku bibamba n’ababundabunda Lillian Aber, ne Ambassador Mohammed Bin Khalil Faloudah owa Kingdom of Saudi…

Eng. Bbosa namutta kuwolera kuttibwa kwa Kitange – Tabula Luggya

Tabula Luggya omuntu omukulu mu musango gw’okutta eyali Omukulu w’Ekika ky’Endiga Eng. Bbosa olunaku olwaleero atwaliddwa mu Kkooti…

Mpuuga ne banno ensala ya Kkooti mwagiggyawa nga Kkooti zaali mu luwummula – Gen. Ssejusa

Rtd. Gen. David Sejusa avuddeyo nakuba ebituli mu nsala ya Kkooti ku nsonga za Bakamisona abegemulira akasiimo; “Spire…