Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 213 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: news

Abaami mukwasizeeko bakyala bammwe – Hon. Malende

Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Shamim Malende olunaku olwaleero yetabye mu kusaala…

Teri muntu wabulijjo gwetugenda kukiriza kufuuka Pulezidenti – Gen. Muhoozi

Mutabani w’omukulembeze w’Eggwanga era omuduumizi w’Eggye lya @UDPF Gen. @Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu ggwe ogwa X nategeeza…

Abawagizi bange mwenna muwagire Taata mu 2026 – Gen. Muhoozi

Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nategeeza ku mukutu ggwe ogwa X nga bwatagenda kwetaba mu kalulu kobwa Pulezidenti nti…

Lwaki Sipiika atufuula abasiru? – Omubaka Alioni

Omubaka wa Aringa South Yorke Alioni avuddeyo natabukira Sipiika Anita Among gwagamba nti atuulidde ekiteeso kyabwe ekyokuggya obwesige…

Olutindo lwa Karuma lwakuggalwa okuva nga 23 – September – Minisita Katumba

Minista avunaanyizibwa ku by’enguudo n’entambula Ge. Edward Katumba Wamala avuddeyo nalangirira ng’olutindo lwa Karuma bwerugenda okuggalwa okuva ku…

Besigye ne Museveni bonna be bamu – Jack Sabiiti

Jack Sabiiti Munnakibiina kya Forum for Democratic Change; “Ekiruma Kizza Besigye nti ffe tulina ekkomo ku bisanja era…

Bobi Wine akyagaanye okutuwa sitaatimenti ye ku byaliwo – ACP Rusoke

Omwogezi wa Uganda Police Force ACP Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti bakyasanze akaseera akazibu mukunoonyereza kwabwe ku byaliwo…

Kitalo! Omusajja atamyeeko mukyala we omutwe e Katwe

Kitalo! Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango ategeezezza nga bwewaliwo ettemu eribadde e Katwe mu Kampala, omusajja…

Ogwa Achileo Kivumbi gwakutandika okuwulirwa nga 8-10

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina National Unity Platform Shamim Malende era nga yomu ku Bannamateeka ba NUP ategeezezza…