Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 203 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Lwaki Sipiika atufuula abasiru? – Omubaka Alioni

September 17, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka wa Aringa South Yorke Alioni avuddeyo natabukira Sipiika Anita Among gwagamba nti atuulidde ekiteeso kyabwe ekyokuggya obwesige mu Bakamisona ba Palamenti abegemulira akasiimo k’ensimbi ezisoba mu kawumbi 1. Ono agamba nti Ababaka 186 abateeka emikono ku kiteeso kino balina abantu bebakiikirira ababalonda nga basoba mu mitwalo 2 n’ekitundu nga bano bwobagatta baweza obukadde 4 mu emitwalo 60 obwa balonzi nga basobola okusalawo mu kalulu ka Pulezidenti. Ono agamba nti ekiteeso kyabwe kyatuukiriza ebisaanyizo byonna ebyetaagibwa nti wabula tekireetebwanga mu Palamenti kukubaganyizibwako birowoozo.
#ffemmwemmweffe