Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina National Unity Platform Shamim Malende era nga yomu ku Bannamateeka ba NUP ategeezezza nti olwaleero mu Kkooti y’amaggye e Makindye akulira ebyokwerinda mu NIP Achileo Kivumbi aleeteddwa navunaanibwa okusangibwa n’ebintu by’amaggye.
Oludda oluwaabi lutegeezezza nti lumalirizza okukola okunoonyereza ngomusango gwakutandika okuwulirwa nga 8/10/2024. Kwo okuwulira okusaba kwokweyimirirwa kwa nga 17/9/2024.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.