Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 332 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

LOP Ssenyonyi agaaniddwa okuyingira offiisi za Roko

October 14, 2024 · Mubiru Ali

Ababaka okuva ku ludda Oluwabula Gavumenti nga bakulembeddwamu LOP Joel Ssenyonyi, okubadde n’Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende bagaaniddwa okuyingira offiisi za kkampuni enzimbi eya ROKO construction e Kawempe, gyebabadde bagenze okulondoola ensimbi ezisoba mu buwumbi 260 ezagiteekebwamu okuva mu ddubi lyensimbi mweyali etubidde.

#ffemmwemmweffe