Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Teri muntu wabulijjo gwetugenda kukiriza kufuuka Pulezidenti – Gen. Muhoozi

September 21, 2024 · Mubiru Ali
Mutabani w’omukulembeze w’Eggwanga era omuduumizi w’Eggye lya @UDPF Gen. @Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu ggwe ogwa X nategeeza nti kikafuuwe omuntu wabulijjo okutwala entebe y’omukulembeze w’Eggwanga kuba ebitongole byebyokwerinda tebisobola kukikiriza. Ono agamba nti Omukulembeze addako alina kuva mu maggye oba Poliisi.
#ffemmwemmweffe