Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku bibamba n’ababundabunda Lillian Aber, ne Ambassador Mohammed Bin Khalil Faloudah owa Kingdom of Saudi Arabia olunaku olwaleero basimbudde mu butongole obuyambi bw’emmere bokisi 12,700 ze ttani 342 nga zibalirirwamu akawumbi 1 mu bukadde 80 nga yakugabibwa eri ababundabunda mu nkambi y’e Nakivale Refugee Camp esangibwa mu Disitulikiti y’e Isingiro. Nakivale ekwata kya 8 mu nkambi zababundabunda ezisinga obunene mu Nsi yonna ngerimu abantu ababundabunda abasoba mu mitwalo 17 okuva Democratic Republic of Congo, Burundi, Somalia, Rwanda, Ethiopia, ne Eritrea.
#ffemmwemmweffe
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.