Kigambibwa nti Omukulembeze wa
National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka
Bobi Wine alumiziddwa mukavuvungano abawagizi be kebabaddemu ne
Uganda Police Force e Bulindo. Kigambibwa nti yandiba nga akubiddwa essasi oba akaccupa ka tear ggaasi ku kugulu. Ebisingawo birindirire mu mawulire gaffe.
Atwaliddwa mu Ddwaliro e Nsambya okulaba nti afuna obujanjabi.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.