Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 324 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Eyali ED wa NSSF addukidde mu Kkooti

August 16, 2023 · Mubiru Ali
Eyali Managing Director w’ekittavvu ky’abakozi ekya NSSF Uganda Richard Byarugaba addukidde mu Kkooti Enkulu ngawakanya ekyasaliddwawo obutazza buggya ndagaano ye.
Ono ayagala Kkooti ewalirize Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ekikula ky’abantu, abakozi n’embeera z’abantu Betty Amongi okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe amuzze ku mulimu nga olukiiko lwa bboodi bwerwawabula.
Ono ayagala Kkooti eyimirize n’okunoonya anajjuza ekifo kye.