Breaking
News: Guuguno omugga ogulimu amazzi agakyasinze mu nsi yonna okwokya nga tegamanyi na butto akyamuse ngekigaviirako okwokya bwegatyo kiwuniikiriza era News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 202 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Pulezidenti Museveni enaku enkulu azikutte n’abazzukulu

December 26, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yafunyeemu akadde n’abazzukulu ku ffaamu ye e Rwakitura okubasomesa ku buwangwa, famire wamu n’obugagga obwensibo nga bayita mu byobulimi.
Oluvannyuma bafunye ekifaananyi ekyawamu ne mukyala we Janet Kataaha Museveni okwo kwossa bawala baabwe, abakoddomi kko n’abazzukulu.