Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 176 listening Simba FM Live
News

Abawagizi ba NUP 11 tebaleeteddwa mu Kkooti

August 29, 2023 · Mubiru Ali
Emiranga okuva mu b’eŋŋanda z’abasibe Bannakibiina kya National Unity Platform 11 abavunaanibwa ogw’obutujju gibuutikidde kkooti ye Nabweru oluvannyuma lw’abantu baabwe obutaleetebwa mu kkooti olwaleero nga bwekibadde kisuuburwa. Munnamateeka waabwe Shamim Malende ategeezezza nti ebiragiro by’olunaku abasibe lwe banakomezebwawo abifunidde.
Omusango guno gwongezeddwayo okutuuka nga 12 omwezi oguggya.