Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 219 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Mpuuga ne banno ensala ya Kkooti mwagiggyawa nga Kkooti zaali mu luwummula – Gen. Ssejusa

August 27, 2024 · Mubiru Ali
Rtd. Gen. David Sejusa avuddeyo nakuba ebituli mu nsala ya Kkooti ku nsonga za Bakamisona abegemulira akasiimo; “Spire newuunya engeri Mpuuga ne banne gyebafunamu ensala ya Kkooti mu kaseera nga Kkooti yali mu luwummula? Nalina ebiwandiiko byenetaaga okuva mu Kkooti Enkulu, wabula nebatengeeza nzireyo wiiki eddako kuba Kkooti zaali mu luwummula. Naye olweggulo lwolunaku olwo lwennyini, nendaba amawulire nti ensala ku gwa Mpuuga efulumye.
Naddayo nenetegereza amateeka nenkisanga mu ‘Rule 4’ mu Judicature Court Vacation Rules nga balaga nti Kkooti bwebeera mu luwummula, emisango egya ‘Criminal’ gyokka gyegikwatibwako nga emisango egya ‘Civil’ ngogwa Mpuuga okuwa ensala balina kusooka kufuna ‘CERTIFICATE OF URGENCY’.”