Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 216 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Eng. Bbosa namutta kuwolera kuttibwa kwa Kitange – Tabula Luggya

August 27, 2024 · Mubiru Ali
Tabula Luggya omuntu omukulu mu musango gw’okutta eyali Omukulu w’Ekika ky’Endiga Eng. Bbosa olunaku olwaleero atwaliddwa mu Kkooti ya Mwanga II nasomerwa emisango n’oluvannyuma nasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuuka nga 3-Ocotber-2024 lwenadda mu Kkooti ne banne 5 olwo basindikibwa mu Kkooti Enkulu batandike okuwerenemba n’emisango.
Ono awuliddwako ngawera nti bbanja lya mwenge liggwa namwenge nti era Obwakabaka si bwa mpalo, ono agamba nti (Kabaka) Mutebi naye yalwanirira Bwakabaka bwa Bajjajaabe nti naye alwanirira busika bwa Bajjajaabe.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe