Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 166 listening Simba FM Live
Archive

Tag: news

Abatuuze e Sseeta bekalakaasizza lwa luguudo

Abatuuuze mu Kabuga k’e Sseeta Nazigo mu Ggombolola y’e Nakisunga mu Disitulikiti y’e Mukono, bavudde mu mbeera ne…

KCCA ekoze ekikwekweto neyoola ebintu by’abasuubuzi

Abakwasisa amateeka mu Kitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA bakoze ekikwekweto mu Kampala…

Kasolo asabye omulamuzi abawule mu kaguli ne Kalyango

Kasolo Comporiyamu asabye kkooti ebaawule akaguli ye ne Kalyango Nasif ng’ono yeyamuwaako obujulizi mu musango gw’okutta Maria Nagirinya.…

URC emenye amayumba agasangibwa ku ttaka lyayo

Emiranga, ebiwoobe n’okwazirana bibuutikidde ekyalo Kireku nga abebyokwerinda wamu ne Ttiimu okuva mu kitongole ky’eggaali y’omukka ekya Uganda…

Landlord agadde ekizimbe okuli Eddwaliro lya Medipal lwabutamusasula

Abasirikale ba Kkampuni ya Securex nga bakolera ku biragiro bya landlord Tembo Steels Uganda LTD bakedde kuggalawo ddwaliro…

Attorney General bamututte mu Kkooti olw’etteeka ly’ebisiyaga

Nga wakayita essaawa mbale nga Sipiika Anita Among alangiridde nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atadde omukono ku bbago…

Nandutu omusango ogukuvunaanibwa tegulina buzibu – Mulamuzi

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu ewozesa abakenuzi n’abali b’enguzi, Jane Okuo Kajuga agaanye okuyimiriza emisango egivunaanibwa Omubeezi wa Minisita…

Oluguudo lw’e Masaka lwakuggulwawo wiiki eno – Allan Ssempebwa

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kiwadde abakozesa oluguudo lwa Kampala…

Ababaka mulekerawo okukozesa ssente zammwe okukolera abantu – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alabudde Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abakungaanidde mu lusirika…