Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 186 listening Simba FM Live
News

Abatuuze e Sseeta bekalakaasizza lwa luguudo

May 30, 2023 · Mubiru Ali

Abatuuuze mu Kabuga k’e Sseeta Nazigo mu Ggombolola y’e Nakisunga mu Disitulikiti y’e Mukono, bavudde mu mbeera ne bateeka emisanvu mu kkubo nga bemulugunya ku luguudo oluli mu mbeera eyungula ezziga olw’enfuufu esusse.
Bano bagamba oluguudo luno lujjuddeko ebimotoka ebisomba ettaka ebiwenyuuka obuweewo ebitadde n’obulamu baabwe mu katyabaga.