Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live
News

Attorney General bamututte mu Kkooti olw’etteeka ly’ebisiyaga

May 29, 2023 · Mubiru Ali

Nga wakayita essaawa mbale nga Sipiika Anita Among alangiridde nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atadde omukono ku bbago lya Anti-Homosexuality Bill 2023, waliwo Bannayuganda abavuddeyo nebatwala Attorney General mu Kkooti nga bawakanya etteeka lino nga bayita mu Bannamateeka baabwe aba Onyango anda Co. Advocates nga bano kuliko; Dr. Adrian Jjuuko, Prof Sylvia Tamale, Andrew M. Mwenda, Dr Busingye Kabumba, Hon. Fox Odoi Oywelowo, Dr. Frank Mugisha, Solome Nakaweesi, Kasha Jacqueline Nabagesera, Richard Smith Lusimbo, Eric Ndawula, Williams Apako n’ekitongole kyobwannakyeewa ekya Human Rights Awareness Forum (HRAPF).