Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 174 listening Simba FM Live
News

Ababaka mulekerawo okukozesa ssente zammwe okukolera abantu – Pulezidenti Museveni

May 29, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alabudde Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abakungaanidde mu lusirika e Kyankwanzi okukomya okukozesa ssente zaabwe okukola ku bizibu by’abantu ebiri mu bitundu byebakiikirira nti kino kyakubakuba obwavu.
Pulezidenti Museveni agamba nti omulimu gw’okukola ku bizibu bino gwa Gavumenti nabasaba bakole ekyabalonza.