Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live
News

URC emenye amayumba agasangibwa ku ttaka lyayo

May 30, 2023 · Mubiru Ali
Emiranga, ebiwoobe n’okwazirana bibuutikidde ekyalo Kireku nga abebyokwerinda wamu ne Ttiimu okuva mu kitongole ky’eggaali y’omukka ekya Uganda Railways Corporation bamenya amayumba g’abatuuze wamu n’ebintu ebirala nga balangibwa okwesenza ku ttaka ly’eggaali y’omukka.
Abatuuze basobeddwa eka ne mu kibira nga bagamba tebalina wakudda.