Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
News
Kasolo asabye omulamuzi abawule mu kaguli ne Kalyango
May 30, 2023 · Mubiru Ali
Kasolo Comporiyamu asabye kkooti ebaawule akaguli ye ne Kalyango Nasif ng’ono yeyamuwaako obujulizi mu musango gw’okutta Maria Nagirinya. Kasolo agamba singa asigala mu kaguli kekamu ne Kalyango ayinza n’okumuwaayiriza nti ayagala ku mutuusako bulabe