Tag: nandutu

Minisita Nandutu asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'e karamoja Hon. Agnes Nandutu asindikiddwa ku alimanda mu Kkomera e Luzira okutuusa Kkooti Enkulu gyasindikiddwa okuwulira emisango gye bwenamuyita ku misango gyokukubeera n'ambaati agabulankanyizibwa negakyuusibwa gyegali galaga e Karachunas mu Karamoja Subregion. …

Minisita Nandutu atwaliddwa ku Poliisi ya Kira Division

Omumyuuka w'omwogezi wa Uganda Police Force CP Polly Namaye avuddeyo nategeeza nga Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Karamoja Agnes Nandutu bwagiddwako sitaatimenti oluvannyuma lwekwetwala ku Poliisi ku misango eginoonyerezebwako okuli; ogwokukozesa obubi offiisi ye wamu n'okubba amabaati…