Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 157 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Ennyonyi ebaddemu CDF wa Kenya Defence Forces egudde

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ey’eggye lya Kenya Defence Forces egudde nga yakasitula. Okusinziira ku mukutu gw’amawulire ogwa Kenya…

Gavumenti eyagala kwewola obuwumbi 450 kukola luguudo lwa Kitgum-Kidepo

Minisitule y’ebyenfuna etaddeyo okusaba kwayo eri Palamenti egikirize okwewola ensimbi Euro 110,543,947.52 bwebuwumbi nga 450.084 eza Uganda nga…

Enkuba ekedde okutonnya erese enguudo eziwerako mu Kampala nga zisaliddwako

Enkuba eyatandise okutonya mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa nga kumi ezookumakya erese enguudo eziwerako mu Kampala nga…

Abakungu 3 ku Disitulikiti y’e Mubende bakwatiddwa

Akakiiko akalwanyisa obukenuzi wamu n’obuli bw’enguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House…

Palamenti eyisizza ekiteeso kyokugatta UNMA ku Minisitule evunaanyizibwa ku butonde bw’ensi

Palamenti eyisizza ekiteeso kyokukyuusa emirimu egibadde gikolebwa Uganda National Meteorological Authority (UNMA) gitwalibwe mu Ministry of Water and…

Kitalo! Munnamateeka afiiridde mu kabenje e Nkumba enkya yaleero

Kitalo! Munnamateeka Raphael Okiot nga abadde akola ne Maldes Advocates era Musomesa ku Ssetendekero wa Uganda Christian University…

Kitalo! Loole egwiridde emotoka mu bitaala e Nkumba

Akabenje kagudde ku bitaala bya Nkumba University ku luguudo lw’e Ntebe ddereeva wa Loole eya mixer nnamba UAN836D…

Mulekerawo okuleeta omuzannyo mu Palamenti – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among yavuddeyo nategeeza Omubaka wa Iganga Municipality Peter Mugema okuleeta ensonga yebigambibwa nti waliwo…

Abasuubuzi bagaddewo amadduuka mu Kampala ne Luweero

Abasuubuzi mu Kampala bakyagenda mu maaso nokwekalakaasa bano nga bagaddewo amadduuka gaabwe okulaga obutali bumativu bwabwe eri ekitongole…