Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,057 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Mulekerawo okuleeta omuzannyo mu Palamenti – Sipiika Among

April 17, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anitah Among yavuddeyo nategeeza Omubaka wa Iganga Municipality Peter Mugema okuleeta ensonga yebigambibwa nti waliwo abagezaako okutemula akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi nategeeza nti on
Sipiika yasabye oyo yenna atiisibwatiisibwa okugenda aloope ku Poliisi okusinga okulowooza nti binaleetebwa mu Palamenti. Sipiika yategeezezza nti; “Banange mulemu kuzannyira mu Palamenti. Ndaba ebintu bingi, bwewaba waliwo gwebatiisatiisa okutta genda oloope ku Poliisi. Ani ayinza okutta omuntu? Lwaki amutta? Olina mugaso ki? Tujje omuzannyo mu Palamenti. Kale ebyo bwebiba byabadde mu bbaala, kirabika babadde balina byebanywedde. Ebintu nga ebyo tebisaanye kuleetebwa wano kuba tetuttemula bantu. Tewali muntu wamugaso nnyo nti twatwagala okumutemula, mulekerawo okuzannyira mu Palamenti.”