Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,076 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Kitalo! Loole egwiridde emotoka mu bitaala e Nkumba

April 17, 2024 · Mubiru Ali
Akabenje kagudde ku bitaala bya Nkumba University ku luguudo lw’e Ntebe ddereeva wa Loole eya mixer nnamba UAN836D bwemulemeredde nagezaako okuwalampa pavement wabula negwiire emotoka eya buyonjo ekika kya Mitsubishi RVR nnamba UBQ 371P. Okusinziira ku babaddewo bagamba nti emotoka gyegwiiridde ebaddemu omuntu omu era nga kirozoozebwa nti yandiba nga afudde.
Ye ddereeva wa loole eno kigambibwa nti avuddemu nagenda mu ddwaliro eririnaanyeewo okufuna obujanjabi.