Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,057 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Abasuubuzi bagaddewo amadduuka mu Kampala ne Luweero

April 16, 2024 · Mubiru Ali

Abasuubuzi mu Kampala bakyagenda mu maaso nokwekalakaasa bano nga bagaddewo amadduuka gaabwe okulaga obutali bumativu bwabwe eri ekitongole ekisolooza omusolo ekya Uganda Revenue Authority (URA) ne Gavumenti olwemisolo gyebagamba nti gisusse obungi.

Akediimo kabasuubuzi nga bawakanya emisolo gyebagamba nti gisusse keyongeddeyo nga kati katuuse ne mu ttawuni e Luweero ngeno nayo abasuubuzi bagaddewo amadduuka gaabwe.