Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 222 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest

Omutaka Lwomwa ayingiziddwa mu social club

Omutaka Lwomwa Eria Lwasi Buzaabo ayingiziddwa mu social club ya Pope Paul Hotel mu Ndeeba Buli Kika kirina…

Batuyita bayaaye, kyebatulowooleza si kyetuli – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Batuyita abayaaye era naffe netukiriza erinnya…

Nabalina ente enyingi batandike okuwa omusolo – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Among; “Ente baziggyako omusolo? Kituufu ‘informal sector’ naye bwetwogera ku kwongera ku bintu…

Bank of Uganda eragidde aba Mobile Money okusaba ID omuntu yenna aweereza oba okuggyayo ssente ezisoba mu kakadde

Bank of Uganda eyisinza ekiragiro ekitandikiddewo okukola eri ba agenti ba Mobile Money bonna okwetoloola Eggwanga okutandika okusaba…

LOP Ssenyonyi atikiddwa ku LDC olwaleero

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Joel Ssenyonyi olunaku olwaleero atikiddwa oluvannyuma…

Omukuumi wa Ssaabaminisita Nabbanja abombye

Okunoonyereza kutandise ku ngeri omukuumi wa Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister, Emmanuel Atwiine eyamuwerekeddeko mu Ggwanga lya…

Gavumenti eyagala ensimbi ezenyongereza ezisoba mu kesedde 1

Gavumenti olunaku olwaleero etaddeyo okusaba kwayo eri Palamenti ngesaba ssente ezenyongereza akesedde 1 mu obuwumbi 101 nga kuzino…

Pulezidenti Museveni aguddewo ebizimbe bya Kkooti ebiggya

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero aguddewo mu butongole ebizimbe 2 ebyamaka ga Kkooti Ensukkulumu wamu ne Kkooti…

Maama asudde omwana we ow’olunaku olumu mu kabuyonjo

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Kayunga esanze akaseera akazibu okutawuluza omuwala Milly Mutoni 19, ku batuuze ababadde…