Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 141 listening Simba FM Live
News

Omutaka Lwomwa ayingiziddwa mu social club

April 20, 2024 · Mubiru Ali
Omutaka Lwomwa Eria Lwasi Buzaabo ayingiziddwa mu social club ya Pope Paul Hotel mu Ndeeba
Buli Kika kirina ekibanja mu club eno era Abataka abakulu Ab’obusolya beebataba mu nkungaana z’ekibiina kino okubaako byebateesa ebitwala Ebika mu maaso.
Ssentebe w’ekibiina kino Hon. Patrick Nsanja yakubirizza olutuula luno olwetabiddwamu Katikkiro eyawummula Eng. JB Walusimbi, Oweek Joyce Nabbosa Ssebuggwawo, Ssaabaganzi Emmanuel Ssekitoleeko, n’abakulu mu Kika ky’Endiga.