Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,324 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Bank of Uganda eragidde aba Mobile Money okusaba ID omuntu yenna aweereza oba okuggyayo ssente ezisoba mu kakadde

April 19, 2024 · Mubiru Ali

Bank of Uganda eyisinza ekiragiro ekitandikiddewo okukola eri ba agenti ba Mobile Money bonna okwetoloola Eggwanga okutandika okusaba ID omuntu yenna ayagala okuggyayo oba okuteekayo ensimbi ezisukka mu kakadde akamu.
BOU egamba nti kizuuliddwa nti obumenyi bw’amateeka bweyongedde naddala ngabantu bakozesa mobile money omuli okuferera ku mutimbagano. Eyongerako nti waliwo ba agenti ba Mobile Money abakolagana n’abamenyi b’amateeka kwekusalawo okuyisa ekiragiro kino.