Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 344 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest

Lwaki mutulemesa okulambula emirimu egikolebwa e Lubowa – Hon. Muwanga

Ssentebe w’akakiiko ka Palamenti aka Public Accounts Committee Muhammad Muwanga Kivumbi, avuddeyo nategeeza nga okukyala kwebaali bategese okugenda…

8 bakwatiddwa lwakukozesa kifuba nebasenda ettaka

Ettuntu lyaleero Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera wamu…

Ettaka ly’e Luzira terikyawera – Hon. Nambooze

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga mu ku ludda oluwabula Gavumenti era omubaka wa Munisipaali y’e Mukono…

Sipiika alagidde Bannamateeka ba Palamenti okuggula omusango ku Observer

Sipiika wa Palamenti Anita Among alagidde ekitongole kya Palamenti eky’amateeka okuwawabira olupapula lwa The Observer nga agamba nti…

Abazigu balumbye bbanka ya Equity e Soroti

Abazigu ab’emmundu balumbye bbanka ya Equity ettabi erye Soroti mu kiro ekikeesezza olwaleero n’ekigendererwa eky’okunyaga ssente. Kino kireesewo…

Malende abagidde abasuubuzi ekiwandiiko ekiraga enoongosereza ezirina okukolebwa mu tteeka ly’omusolo

Munnamateeka era Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende olunaku olwaleero asisinkanye Abakulembeze b’abasuubuzi mu Kampala nga bakulembeddwamu omwogezi…

UNRA emaliriza okudaabiriza olutido olwabotose e Buddo

Kiwedde! Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byenguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kivuddeyo nekitegeeza nga okudaabiriza…

Gavumenti yetaaga obuwumbi obusoba mu 227 okuggalawo UNRA

Dan Kimosho, Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti aka, Physical Infrastructure Committee avuddeyo nategeeza Palamenti nti singa baggalawo ekitongole ekivunaanyizibwa…

Bantiisatiisa okunkolako obulabe naye ndi mugumu – D/RCC Anderson Burora

Omumyuuka wa RCC wa Lubaga eyawummuzibwa Burora Herbert Anderson avuddeyo; “Wadde nga bantiisatiisa ku bulamu bwange, bingi byensasulidde…