Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 234 listening Simba FM Live
News

UNRA emaliriza okudaabiriza olutido olwabotose e Buddo

April 23, 2024 · Mubiru Ali
Kiwedde!
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byenguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kivuddeyo nekitegeeza nga okudaabiriza olutindo olwaguddemu e Buddo ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka bwekuwedde era nga kati emotoka zitambula bulungi.