Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 282 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Bantiisatiisa okunkolako obulabe naye ndi mugumu – D/RCC Anderson Burora

April 20, 2024 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa RCC wa Lubaga eyawummuzibwa Burora Herbert Anderson avuddeyo; “Wadde nga bantiisatiisa ku bulamu bwange, bingi byensasulidde era ndi mwetegefu okusasulira ebirala. Saagala kwasanguza bigenda mu maaso naye bino 3 njagala mubimanye.
1. Njakwetaaga Munnamateeka omwetegefu okulwanirira eddembe lyange.
2. Ebintu bino 2 temubukiririzangamu bwemba nfudde; a). Temukikirizanga nti nfudde mutima kwesiba, oba ebitundu by’omubiri ebiwerako okulemererwa okukola. b). Bwekaba kabenje, embeera ebaddewo kalyoke katuukewo mugyekkaanya nga nnyo era mubuuzanga ebibuuzo. Neither multiple organs Failure. b) If it’s ever an accident, let circumstances under which it happened be queried.
Akaseera katuuka ng’okubeera omulamu n’okufa byombi tebikola makulu ku kyonna ekituukawo, nkyaniriza.”