Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 125 listening Simba FM Live
News

Kitalo! Munnamateeka afiiridde mu kabenje e Nkumba enkya yaleero

April 17, 2024 · Mubiru Ali

Kitalo!
Munnamateeka Raphael Okiot nga abadde akola ne Maldes Advocates era Musomesa ku Ssetendekero wa Uganda Christian University yafiiridde mu kabenje enkya yaleero ku bitaala by’e Nkumba loole ya mixer bweremeredde omugoba waayo negwiira emotoka ye nemuttiramu.