Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 1,471 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: latest

Akulira abakuumi ku kitebe kya NUP awambiddwa – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yavuddeyo nategeeza nga akulira ebyokwerinda ku kitebe…

Ababaka 186 bebatadde emikono ku kiteeso – Ssekikubo

Omubaka wa Lwemiyaga County, Theodore Ssekikubo avuddeyo nafulumya olukala lwa Disitulikiti 37 nga agamba nti Ababaka abava mu…

Wagandya aleeteddwa ng’omujulizi wa Gavumenti mu gwokulya enguzi

Ssentebe w’Akakiiko akalera eddembe lyobuntu mu Ggwanga aka Uganda Human Rights Commission – UHRC Mariam Wangadya olunaku olwaleero…

Ababaka begaanyi ekyokusaba enguzi okuva eri Wangadya

Ababaka ba Palamenti abasatu abakwatibwa ku bigambibwa nti bagezaako okusaba enguzi ya bitundu 20 ku 100 ku mbalirira…

Uganda Museum egaddwawo okumala emyezi 10

Uganda Tourism Board-UTB evuddeyo netegeeza nti @Uganda National Museum bwegaddwawo okuva olunaku olwaleero okumala emyezi 10 kisobozese okugidaabiriza.…

UNRA tusasule ssente zaffe – Abakozi abakola oluguudo lw’e Garuga – Gerenge

Abakozi abawerako abakola ku luguudo lwa Garuga-Gerenge oluwezaako kiromita 9 oluli mu kukolebwa enkya yaleero bakedde kwekalakaasa nga…

Tugenda kuddamu okwekalakaasa – Isa Ssekitto

Abasuubuzi mu Kibuga Kampala bavuddeyo nebategeeza nga bwebagenda okuggalawo bizineesi zaabwe okutandika n’olunaku olw’enkya okutuusa nga Pulezidenti Yoweri…

Muhoozi awaddeyo ente 10 okutegeka emikolo gy’amatikkira

Bannakisinde ki Patriotic League of Uganda bakiise Embuga ne batwala ebirabo eri Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II…

Eyekalakaasiza ku Ekereziya e Lubaga ayimbuddwa

Namala Claire 25 yasimbiddwa mu Kkooti olunaku lweggulo navunaanibwa omusango gwokutaataganya emisa ku Lubaga Cathedral bweyakwata ekipande wabweru…