Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 282 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Uganda Museum egaddwawo okumala emyezi 10

August 2, 2024 · Mubiru Ali
Uganda Tourism Board-UTB evuddeyo netegeeza nti @Uganda National Museum bwegaddwawo okuva olunaku olwaleero okumala emyezi 10 kisobozese okugidaabiriza.
Mu kiseera kino bagenda kugidaabiriza okugituusa ku mutindo. Jacline Besigye Nyiracyiza agamba nti ebintu ebirimu byakuggibwamu biterekebwe bulungi okwewala okubyonoona nga balongoosa era nasaba abalambuzi okukyalira ebifo ebirala mu Ggwanga ebyobulambuzi.