Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 1,351 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
News

Muhoozi awaddeyo ente 10 okutegeka emikolo gy’amatikkira

July 30, 2024 · Mubiru Ali
Bannakisinde ki Patriotic League of Uganda bakiise Embuga ne batwala ebirabo eri Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II mu kujaguza Amatikkira ge ag’omulundi ogwa 31.
Bano baaniriziddwa Minisita ow’Obuwangwa, Embiri, Amasiro, Obulambuzi n’Ebyokwerinda era Ssentebe w’enteekateeka z’Amatikkira Anthony Wamala.
Bano bakulembeddwamu Micheal Toyota Kaguta, Minisita Balaam Barugahare, Hon. Daudi Kabanda n’abalala, bamukwasizza Ente 10 ng’ebirabo bya Kabaka ebya Matikkira ge ag’omulundi 31.