Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 289 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Akulira abakuumi ku kitebe kya NUP awambiddwa – Bobi Wine

August 2, 2024 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yavuddeyo nategeeza nga akulira ebyokwerinda ku kitebe kya NUP Achileo Kivumbi, bweyakwatiddwa abasajja ababadde babagalidde emigemera wala nga batambulira mu motoka ekika kya Noah nnamba UAP 164P nga kigambibwa nti bano bamugoberedde ngadda ewuwe. Kigambibwa nti aba Famire ye bagezezzaako okubabuuza wa gyebamutwala wabula nga mpaawo abanukula.
Kyagulanyi ategeezezza nti negyebuli kati tebamanyi wa gyali.