Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,343 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
News

Eyekalakaasiza ku Ekereziya e Lubaga ayimbuddwa

July 30, 2024 · Mubiru Ali
Namala Claire 25 yasimbiddwa mu Kkooti olunaku lweggulo navunaanibwa omusango gwokutaataganya emisa ku Lubaga Cathedral bweyakwata ekipande wabweru wa Ekereziya nawanika ekipande ngayagala Sipiika Anita Annet Among alekulire olwobuli bw’enguzi.
Emisango yagyegaanye, era Omulamuzi Amon Mugezi namuyimbula ku kakalu ka Kkooti akatali kabuliwo ka kitwalo 50.
Bya Christina Nabatanzi