Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 289 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

UNRA tusasule ssente zaffe – Abakozi abakola oluguudo lw’e Garuga – Gerenge

July 30, 2024 · Mubiru Ali
Abakozi abawerako abakola ku luguudo lwa Garuga-Gerenge oluwezaako kiromita 9 oluli mu kukolebwa enkya yaleero bakedde kwekalakaasa nga baagala ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA okubasasula ssente zaabwe zebabanja okuva omwezi gwa Janaury so nga babadde bakola.
Bano bagamba nti bewuubye ku offiiisi za UNRA ezenjawulo wabula nga tebafuna kuyambibwa kwonna.
Bano bagamba nti kyebasigazza kwekuzibwa oluguudo oluli mu ttawuni y’e Katabi singa ensonga zaabwe tezikolebwako. Kinajjukirwa nti luno lubadde lukolebwa okuva mu mwaka gwa 2015 nga nokutuusa kati teruggwa nga.