Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,336 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
News

Ababaka begaanyi ekyokusaba enguzi okuva eri Wangadya

August 2, 2024 · Mubiru Ali
Ababaka ba Palamenti abasatu abakwatibwa ku bigambibwa nti bagezaako okusaba enguzi ya bitundu 20 ku 100 ku mbalirira y’Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC nga bino byaliwo mu nsisinkano gyebalimu ne Ssentebe w’Akakiiko kano Mariam Wangadya bakomezeddwawo mu Kkooti y’Omulamuzi Lawrence Gidudu nebegaana omusango.
Bano kuliko; Yusuf Mutembule , Paul Akamba ne Cissy Namujju nga bonna Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM.
Bya Christina Nabatanzi