Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 237 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
Archive

Tag: latest

Bobi Wine alemeseddwa okuyingira mu Amerika

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert Bobi Wine; “Mikwano gyange abawano nabali ebweru…

Katikkiro alambudde Amasiro g’e Kasubi

Katikkiro Charles Peter Mayiga alambudde Amasiro ge Kasubi okulaba omulimu gw’okusereka ennyumba Muzibwazaalampanga wegutuuse. Abagiriinya ne Wabulaakayole banjulidde…

CAO we Buliisa akwatiddwa

Minisita avunaanyizibwa ku kulondoola emirimu egikolebwa okuva mu Offiisi ya Pulezidenti Peter Ogwanga alagidde Chief Administrative Officer wa…

Katikkiro atongozza Engoma Ggwanga Mujje

Katikkiro atongozza Engoma Ggwanga Mujje egenda okukubwa abaami ba Kabaka bakubirize abantu okulwanyisa Ssenyiga Kolona. Mu ngeri yeemu…

OLEMEDDWA OKULEETA AGAMBA NTI YE NNANNYINI BIWANDIIKO BYA WAKAYIMA – KKOOTI

OLEMEDDWA OKULEETA AGAMBA NTI YE NNANNYINI BIWANDIIKO BYA WAKAYIMA – KKOOTI: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Henrietta…

NEMA ekutte loole bbiri ezisangiddwa nga ziyiwa ettaka mu lutobazi

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bw’ensi ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda kikutte loole bbiri nnamba UAU…

Ssegiriinya ne Ssewanyana bateebwa leero

Kyaddaaki Omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Masaka akirizza ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Ssegiriinya…

Ssaabasajja asaasidde asaasidde Abasodokisi

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II awereezza obubaka eri Ekeleziya olw’okufiirwa Ssaabasumba Yonah Lwanga gw’ayogeddeko ng’abadde ayagala nnyo…

Abavubuka batandise okubbira ku Northern Bypass

Waliwo abavubuka abagufudde omuze ku luguudo lwa Northern Bypass e Kyebando ne Namungoona okunyakula amasimu n’obusawo ku bantu…