Nulled24
Connect with us

Latest News

Bobi Wine alemeseddwa okuyingira mu Amerika

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert Bobi Wine; “Mikwano gyange abawano nabali ebweru w’eggwanga, Olunaku lweggulo nalinye ennyonyi nga ngenda mu America nga mpitira e Qatar okubeera ku mikolo egyenjawulo egyategekeddwa okuli Uganda Action Day ne Convention, byonna nga byakubeerawo wiikendi eno. Bwenatuuse e Doha mu Qatar, nebakizuula nti nabaddeko e South Africa mu bbanga eritaweza wiiki bbiri emabega.
Wakyaliwo obukwakulizo ku byentambula obwekuusa ku COVID-19 ne munsi endala ku bantu nga bagaanibwa okuyingira mu Amerika okutuusa nga enaku 14 ziyiseewo. Ekyenaku kino tetwakitegeererawo n’abakola ku Kisaawe Entebe babadde tebakimanyi kutuwabula.
Nabwekityo nasazeewo okusazaamu olugendo lwange okugenda mu Amerika nenkomawo e Yuganda enkya yaleero. Emikolo gyakugenda mu maaso wadde nga siriiyo kuba abakulembeze abalala aba NUP nga MP Zaake Francis Butebi, Hon. Kayemba Solo ne Chairman Nyanzi gyebali.
Abakulembeze ba NUP abalala nabo bali mu lugendo okubegattako. Nange ngenda kubeera nammwe nga tuyita ku mutimbagano n’abakulembeze abalala abatasobola kujja.
Mbetondera olwabyonna wabula mu wiiki eziddako njakuba nzijja tusisinkane.”

Click to comment

You must be logged in to post a comment Login

Leave a Reply

On Air

Advertisement

Must See

More in Latest News

Porno Gratuit Porno Français Adulte XXX Brazzers Porn College Girls Film érotique Hard Porn Inceste Famille Porno Japonais Asiatique Jeunes Filles Porno Latin Brown Femmes Porn Mobile Porn Russe Porn Stars Porno Arabe Turc Porno caché Porno de qualité HD Porno Gratuit Porno Mature de Milf Porno Noir Regarder Porn Relations Lesbiennes Secrétaire de Bureau Porn Sexe en Groupe Sexe Gay Sexe Oral Vidéo Amateur Vidéo Anal