Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Ssegiriinya ne Ssewanyana bateebwa leero
September 21, 2021 · Mubiru Ali
Kyaddaaki Omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Masaka akirizza ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates ne Hon. Ssewanyana Allan okweyimirirwa ku kakala ka KKooti ka bukadde 20 obwobuliwo.