NEMA ekutte loole bbiri ezisangiddwa nga ziyiwa ettaka mu lutobazi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bw’ensi ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda kikutte loole bbiri nnamba UAU 520X nga eno eya Energo ne UAV 605G okuva e Kyanja nga zino zibadde ziyiwa ettaka mu kitundu ky’olutobazi lwa Nsooba – Lubigi. Omu ku bakwate akuumirwa ku Kololo Police station; ate omulala yateereddwa ku kakalu ka Uganda Police Force.

Share.

Leave A Reply