Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 76 listening Simba FM Live

Ssaabasajja asaasidde asaasidde Abasodokisi

September 21, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II awereezza obubaka eri Ekeleziya olw’okufiirwa Ssaabasumba Yonah Lwanga gw’ayogeddeko ng’abadde ayagala nnyo Obwakabaka era ng’assa ekitiibwa mu nnono era nga tumwebuzaako.
Obubaka bwe bwetikiddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga.