Waliwo abavubuka abagufudde omuze ku luguudo lwa Northern Bypass e Kyebando ne Namungoona okunyakula amasimu n’obusawo ku bantu abatambula n’abemotoka wamu nokukuba abo abagezaako okulemerako. Uganda Police Force eveeyo eyambe ku bubbi buno.
Abavubuka batandise okubbira ku Northern Bypass
Share.