Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 394 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Poliisi yezoobye n’abawagizi ba Bobi Wine e Mbarara

June 20, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi, Omubaka wa Bugiri Municipality Hon. Asuman Basalirwa bezoobye ne Poliisi mu kibuga Mbarara. Poliisi yabadde egezaako okugumbulula abantu ababadde bagenze gyebali oluvannyuma lw’okukimanyaako nti babadde bali mu kibuga Mbarara mu kirabo ky’emmere ekimu./